Kaliayandra: endabirilan’enkozesa y’omuti
Kaliayandra (Caliandra calothyrsus) kati katono, nga kamulisa ebimuli bimyufu. Kakula bulungi mu buli mbeera z’obudde, kumpi n’embalama z’enyanja, ku nsozi, naye kasinga kukola bulungi mubifo omulimibwa emmwanyi. Akati kano kakula mangu nnyo era nga kasobola okuvaako emmere y’ebisolo, enku, empagi, ebikoondo, n’emmere y’enjuki, ate era kayamba mu kugyimusa ettaka n’okukendeeza ku mukoka n’okukola nga ekimuli. Otandika okuganyulwa mu muti guno mu bbanga Iya mwaka ggumu nga gumaze okusimbibwa ate era osobola okweyongera okuganyulwaamu okusukka emyaka kkumi.
Download :

This works is licensed under a Creative Commons Attribution 4.0 International License.
Authors
Wambugu C
Publication year
2022